Abasibe Basula mu Binaabiro – Byabashaija

0
742

Abakulira amakomera mu Uganda basobeddwa eka ne mu kibira nga entabwe eva ku mujjuzo mu makomera ogweyongedde ogutusiiza okwebasa abasibe nga bayimiridde nga nabaamu batuuse nokusuula mukabuyonjo. Nga balabisseeko mu kakiiko ka palaamenti akakola ku dembe lyobuntu, Dr. Byabasaijja n’abanene abalala baakulembera nabo amakomera babuuziddwa ne ku nsonga z’okutulugunya abasibe omuli okubawewenyula kibooko nga bali bukunya.