Abasoga Baakuzuukusa Obwegassi

0
769

Enjawukana n’okwerumaruma okuli mu bakulembeze b’ebibiina by’obwegassi e Busoga byebimu ku bivuddeko ebibiina bino okuzinngama sso nga mu biseera ebyedda, ebyenfuna by’eggwanga kwebyasinga nga okwesigama.
Kino nno kyekireesewo ne bannakigwanyizi okwezza ebifo awakolerwa nga emirimu nga nebirala byerabirwa dda era nga ebimu byafuuka bifulukwa. Kano nno abakwatibwako ensonga eno balabye guli gutyo kwekusitukiramu okusala entotto okulaba engeri gyebayinza okuzza obujja ebibiina byobwegassi e Busoga.

TagsBusoga