Abasumba Bakyalina Omugaso?

0
577

Omulundi ogusookedde ddala gavumenti egasse abagole mu kikungo, ng’emigogo gy’abagole egiwerera ddala 5 gy’egigattiddwa mu bufumbo obwa gavumenti, obumanyiddwa ennyo ng’obwa Ddiisi.
Ekitongole ekivunanyizibwa ku kuwandiisa ebitongole ekya URSB ky’ekikoze omukoze omukolo ogw’okukubisa bano ebirayiro, era ne bafalaasirwa okukuuma ebiragaano byabwe.