Abasuubuzi Beemulugunya Kubatembeeyi e Kabarole

0
870

Ekibuga Fort portal ekya district ey’e Kabalore kyolekedde okufiirwa obutitimbe bw’ensimbi ng’obulwa busibuka ku lutalo oluli wakati w’abatembeeyi n’abasuubuzi abakolera mu katale akanene ak’e Mpanga.
Abasuubuzi abali mu katele basazeewo okwediima okuwa empooza wadde ez’obupangisa, nga banenya abakulira ekibuga okulemeza abatembeeyi ku nguudo.
Balayidde nti si baakuddamu kuwa yadde 100, okutuusa ng’abatembeeyi bavudde ku nguudo