Abatuuze e Mayuge Beekalakaasizza Lwa Luguudo

0
883

E Mayuge abatuuze bavudde mu mbeera nebakalakasa nga bagamba nti bakooye okuyisibwa ng’abatali banayuganda kyoka nga nabo bawa omusolo ng’abalala
Embeera yoluguudo embi yegye bano mu mbeera nebatuuka nokuluziba ekisanyalaza entambula.Abatuuze bagamba nti bakooye ebyokubajjukira mu biseera byokulonda nga kati bagala bibala sso ssi kubasubiiza.