Ab'e Kyegegwa Beekalakaasiza Lwa Lugudo

0
989

Abatuuze b’e Kyegegwa bakedde kuva mu mbeera ne beekalakaasa ng’entabwe eva luguudo lwabwe oluli mu mbeera embi nga bagamba nti lusannyalaza emirimu gyabwe.
Oluguudo luno luviira ddala Kazo mu Kiruhura ne lugatta Kyegegwa ku Fort Portal ne Fort Portal ku Kampala naye ng’embeera gyelulimu yeraalikiriza. Abatuuze balumiriza nti okuva Kyegegwa lweyafuuka district Gavt yabeerabira.