Akakiiko K'emipiira Gy'amasaza Katongozeddwa

0
1099

Mu kaweefube ow’okukuuma ekitiibwa kya Buganda nga bayitira mu kutumbula ebyemizannyo, Katikkiro wa Buganda C.Peter Mayiga olwaleero atongozza akakiiko akagenda okukwasaganya amasaza n’okutumbula omuzannyo gw’omupiira mu masaza ga Buganda gonna.