Ba Puliida B'abasiraamu Bakunyizza Poliisi

0
1046

Ba puliida abawolereza abayisiraamu 14 abavunaanibwa ogw’okutta ba maseeka bakambuwadde, baagala gavumenti ekomye okubamalira ebiseera wabula ereete obujulizi obw’essimba, nga buluma omu kw’omu ku basibe bonna be balumiriza ku gw’obutemu.
Munnamateeka wa bano Fred Muwema agambye nti obujulizi bwonna gavt bw’ereeta bwa makwekansaamu, tewali avaayo busimbalaala kulumiriza omu ku bano.
Olwaleero gavt ereese omujulizi no.18 mu musango guno.