Babakutte N'emmundu Zebabadde Babbisa

0
667

Waliwo abazigu mukaaga nga bano babadde badumiirwa omujaasi w’egwanga Muyinda Dan eyadduka mu magye okuva e Kanungu bakwatiddwa poliisi e Iganga.
Abazigu bano basangiddwa n’emundu bbiri ngemu ku zino muyinda gyeyadduka nayo saako amasasi agawerako. Bano okusinga babadde batigomya Kaliro, Iganga, Kakira, Busiya Mbale ne Jinja.