Banaddiini e Kasese Bawanjagidde Abantu Okusonyiwagana

0
1116

Banaddini e Kasese bawanjagidde abantu mu kitundu kino okukulembeza okusonyiwagana n’okusasirigana kwebyo ebyabaddewo e Kasese embeera lwegya okudda obulungi mu nteeko.
Bwanamukulu we Kasese Rev Father Baluku Patrick agamba nti mukadde kano tewali kiyinza kuzza meeme z’abantu e Kasese okujjako okusoniyawagana n’okwerabira ebyabaddewo.