Bannauganda Bagenda ku Mpaka za Nsi Yonna

0
617

Ba nna Uganda bataano olwalero basiibuddwa ku kitebe kya National Council of sports okugenda e Canada gyebanetaba mu mpaka z’okuwuga eza FINA World Championships ezinaberawo okutandika nga 5th Dec 2016.
Bano nga bakulembedwamu Arnold Kusulo bagamba nti omukisa gw’okwetaba mu mpaka ez’omutindo guno baakugukwasa manyi era bagukozese okwetumbula.