Bbanka Ekendeezezza ku Magoba

0
983

Bbanka enkulu ey’eggwanga erangiridde nga bwekendezezza ku muwendo bbanka endala kwezewolera ensimbi okutuuka ku bitundu 12%.
Okusinziira ku Ssenkulu wa Bbanka ya Uganda Pulof Emmanuel Mutebile, okukendeeza ku muwendo okwewolebwa kigendereddwamu okussa omuwendo ogubigikibwa ku nsimbi abantu zebeewola ziyite loan n’okukendeeza ku miwendo gy’ebintu ebibadde birinnyisiddwa olw’ensimbi y’awano okunaabuka n’embeera y’obudde embi.