Byanyima Ayagala Bwa Pulezidenti

0
1075

Muka Dr Kiiza ngono ye Eng Winnie Byanyima agamba nti mweteefuteefu okwesoga olwokaano lw’okukulembera egwanga lino, singa anaba awereddwa omukisa okuvuganya.
Winnie Byanyima nga yakulira ekitongole kya OXFAM atubulidde nti ye akola nakukanya era abantu be bwebanamutukirira nga bagala aleete enkyukakyuka mugwanga lino tagya kulonzalonza kubalaga kiki kyalinawo.