Enguzi Yeeyongedde e Rwanda – Alipoota

0
775

Newankubadde Rwanda nsi eyesiimisa abangi olw’engeri gye likulaakulanye ku misinde emiyitirivu, naye byonna si birungi olw’enguzi etandise okulisenkenya.
Alipoota efulumiziddwa egambye nti wewaawo obulyi bw’enguzi obuli e Rwanda tobugerageranya ku bwa mawanga agamu, naye obubbi mu bitongole bya gavumenti gye buli, era obubbi obw’engeri eyo ate bwe bugiremesezza okutuuka ku mbeera eyeesiimisa.