FUFA Esiimye Abazannyi B'omupiira

0
680

Wadde ng’abamu basigaddemu aka Thoma, ye Muhammad Shaban omuzanyi wa Onduparaka yasitukidde mu ngule y’omusambi eyasinze bane wano mu Uganda omwaka guno. Shaban yabadde atunka nabalala nga Denis Onyango.