FUFA Tekyatuula Lwa Ssente za Uganda Cranes

0
830

Nga wabula ebbanga eritawera na mwezi tiimu y’eggwanga the Cranes egende e Gabon okwetaba mu mpaka z’ensi yonna, eza 2016. Ekibiina ekitwala omupiira mu ggwanga ki FUFA kitandise okweralikira ensimbi ezinasobozesa tiimu okutuukiriza enteekateeka zabwe gyezinaava. Cranes yakuzannya emipiira egy’omukwano egisoba mw’ena wabweru w;eggwanga nga bagamba nti gyakubayamba kinene wabula obudde bulabikanga obubadukako.

More News