Jennifer Musisi Akedde Kulambula Nguudo

0
750

Nnankulu w’ekibuga Kampala Jennifer Ssemakula Musisi akedde kulambula nguudo z’ekibuga ezikyazimbibwa wamu n’emyala egitambuza amazzi mu gombolola y’e Lubaga ne Makindye.
Wabula Jennifer Musisi acoomedde bannakampala abamala gazimba ne batuuka n’okuzimba mu nguudo, ate bwe babagamba okumenya ebizimbe nga bagaana. Abasabye bagumire enkyukakyuka ekibuga kisobole okukula.