KCCA Etongozza Ekyuuma Ekitambuza Abantu mu Kizimbe

0
1066

Kyaddaaki ekitongole kya KCCA ekyekivunanyizibwa ku kuteekerateekera ekibuga kitongozza ekyuuma ekitambuza abantu mu kizimbe.
Kino kkiddiridde abantu abalina obukosefu ku mibiri gyabwe okusanga nga obuzibu okutuuka mu wofiisi eziri ku myaaliro egyawaggulu nga babadde bamaze emyaka egisoba mu 40 nga balinnya bulinnya madaala.

TagsKCCA