KCCA FC Ekyalira Sadolin Paints Enkya

0
881

Tiimu y’omupiira eya KCCA FC egambye nti tejja kuliisa bijanjaalo mpiso bw’enaaba ettunka ne Sadolin Paints enkya.
KCC y’ekyalidde Sadolin e Bugembe – Jinja, naye etidde nti tiimu z’e Jinja zitera okuba enzibu nga ziri ku butaka.