Kuran Esobola Okuvaamu Ebitabo Ebirala – Nadduli
Hajj Abdul Nadduli nga ye minisita owa guno naguli mu Uganda asabye ba seeka n’abakugu mu ku taputa ekitabo ekituvu ekya Qur’an okwongera okugigyamu ebitabo ebilara ebinnyonnyola ku bulamu obw’ensi abagisoma basobole okwawula eddiini ku mbeera y’ensi.