Lukwago N'abasuubuzi Bamenye Akatimba ka UNRA e Kalerwe

0
760

Emirimu gisanyaladde leero mu katale koku Kalererwe omuloodi w’ekibuga Salongo Erias Lukwago ngaali wamu ne meeya we Kawempe Serunjoji bwebagenze mu katale nebalagira abasubuuzi okujjawo akatimba akabadde katekebwa ku katale kano ekitongole kya UNRA nga kikola enteekateeka zokugaziya oluguudo lwa Northern bie pass.