Mmekete: Ono Mukuweesa Tamanyi Basajja

0
1099

Okuva edda n’edda ng’mulimu gw’okuweesa ob’olyawo n’okubumba gumanyiddwa nti gukolebwa basajja.
We byatuuka ku mulembe guno ogwa sente eya kanaayokyani, abakyala tebakyetuulako.
Olwaleero Amina Nabukenya akuleetedde omukyala omukakaalukanyi, atamanyi basjja mu kuweesa.