Nnabagereka Ayagala Abaana Babasomesebwe Ebintu Byebategeera

0
482

Maama Nnaabagereka Sylvia Nagginda agambye nti ku mulembe guno ogwa science ne tekinologiya, eby’ensoma byetaaga bikyusibwemu, amasomero gasomese abaana ebintu bye balabako, oba ebyo bye bakwatako n’engalo zabwe.
Ebyo nga biri bityo, Kabaka w’ebyobuwangwa n’ennono mu bwa kabaka bwa Buganda Juma Kateebe,ayagala kusisinkana Ssaabasajja Kabaka batereeze ensonga ze, n’ebibye bimuweebwe.