Nsalensale ku Makerere Aweddeko, Poliisi Erabudde Besigye

0
1176

Nsalessale ow’ennaku e 10 Dr Kizza Besigye gweyawa Pulezidenti Museveni okuggulawo Ssettendekero wa Makerere aweddeko lwaleero era nga Besigye wano wasinzidde nategeeza nga enkya bwagenda okukeera okugumba ku Freed Square munda mu Yunivasite asinziire n’awo okusondera abasomesa ensimbi.
Wabula Poliisi emulabudde nti kino takirowooza nako kuba kaakumujjuutuka.