Omusomesa Awangudde Bukadde ku Billion Lotto

0
1312

Nnamukisa omu, omusomesa ate nga mulimi, omutuuze w’e Kayunga agudde mu bintu, yeewangulidde kavu wa bukadde 6 obwa Uganda mu kazannyo akaakazibwako erya Billion Lotto.
Abategesi b’akazannyo kano bagambye nti kino kikyali kituuza butuuza, kubanga nnamukisa ow’oku ntikko waakusitukira ku kawumbi kalamba.