Ow'e Myaka Kkumi Atunuulidde Bukonde

0
1004

Nalutaaya Hadija ow’emyaka 10 azze buteesagga okukulaakulanya ekitone kye eky’okukuba ebikonde.
Ono asoma eky’okusatu mu Zana P/S, afunye amuvujjirira, ng’ono ye musazi w’empaka z’ebikonde ow’erinnya Kenny Bayless, eyasala empaka za Floyd Mayweather ne Manny Paquiao.