Poliisi Ekutte Bamalaaya Abawera e Iganga

0
476

Poliisi ye Iganga eriko ekikwekweto kyekoze mweyooledde abantu ababadde batabangula ekibuga ssaako abakyala abeetunda n’anasajja abateeberezebwa okubagula.
Ekikwekweto kino ekituumiddwa sekkululu ey’emirembe kitwaliddemu n’abasabiriza ku makubo nga bonna basiibye ku kitebe kya poliisi.