Poliisi Enywezezza Basatu Lwa Bubbi

0
1166

Poliisi ya Kira road wano mu Kampala eriko abavubuka basatu bekutte mu bitundu bye Bukoto nga babalumiriza nti babadde basusse okunyaga ebyalo.
Bano kigambibwa nti baagudde ku musajja omu mu kiro ekyayise ne bamunyaga okumuleka sseke.