Poliisi Eremesezza Besigye Okusondera Makerere

0
1207

Poliisi eremesezza eyali pulezidenti wa FDC Kizza Besigye okugenda e Makerere okwetaba mu kusondera abasomesa b’e Makerere ensimbi, ye ne banne kyebeeyama okukola abasomesa b’e Makerere basobole okudda ku mirimu.
Dr Besigye yali yawa gavumenti nsalessale wa nnaku kkumi okuggula Yunivaasite oba ssi kyo akolewo akatiisa era nga ennaku e 10 ziweddeko lwaleero.
Wabula ono poliisi temuganyizza kukolawo katiisa nga bweyali yasuubiza.

More News