Tekinologiya Agenda Kubayamba – UIA

0
513

Gavumenti emaliridde okukendeeza ku misoso emingi ba musigansimbi gye bayitamu okutandikawo emirimu wano mu Uganda.Olwaleero ekitongole ekikulira ba Musigansimbi ki UIA, etongozza omukutu oguli ku mutimbagano, ba musigansimbi gwe banaakozesa okufuna license ezibakkiriza okukolera mu Uganda.