Tooci Mukwesimbawo kwa Muka Besigye, Byanyima Kubwa Pulezidenti

0
939

Amawulire ga muka Besigye, Winnie Byanyima okulaga nga bwayinza okukulembera eggwanga lino gabuguumirizza bangi naye ng’abamu bebuuza ekimuleeta mu kiseera kino nga bba yaakamala okuvuganya emirundi egiwera ng’awangulwa.
Byanyima wabula ssinga aba ajjidde ku kkaada y’ekibiina kya FDC kiba kitegeeza nti ekibiina obufuzi bukifudde bwa nsikirano ekintu bbo bennyini kyebazze bavumilira ebbanga.