Abavubuka Ba UYD Batabukidde DP

0
1124

Bamusaayi muto ba DP aba Uganda Young Democrats oba UYD bagugumbudde obukulembeze bw’ekibiina naddala pulezident waakyo Norbert Mao olw’okulonda akola nga ssaabawandiisi nga teyebuzizza ku kakiiko k’ekibiina akokuntikko.
Abavubuka bano besomye bwebageenda okulonda bbo omuntu gwebaagala akole nga ssaabawandiisi. Eyali saabawandiisi wa DP Matia Nsubuga yafa ku nkomerelo y’omwaaka oguwedde kakati okujuza ekifo kino kwekutabudde bannakibiina

TagsDPUYD

More News