Ebyobufuzi Kata Binzise Obwavu

0
973

Banabyabufuzi abasinga tebagala kuwulila kukaya kuvamutebbe nga abamubatuka nokugulilira obululu okusobola okwekumila mutebbe naye ye Luwakyanya John Mary oluvanyuma lyokubela sentebe wa LC3 okumala emkya kumu wasalawo okwabulira ebyobufuzi asobole okudda mukulima kubayakilaba nga sente mwezisinga nga kati ono alima mwanyi.