Kato Lubwama Byasiba Bikutuka?

0
1478

Omulamuzi Ouma Oguli agobye okusaba kwa Kato Lubwama mwayagalira kkooti eyimirize okuwuliriza omusango gw’obutaba na baisaanyizo ogwamuwawaabirwa, asooke agende mu kooti ejulirwamu nga awakanya ensala ya kooti eno ku nsonga y’okuwaba omusango gwebyokulonda oluvanyuma lwenaku asatu ezimanyiddwa