Owa Poliisi Ayagala za Kumujjanjaba

0
1211

Enaku n’ebizibu nga byakusimbyeko akayumba, otuuka n’okwevuma okuzaalwa.
Angella Kyotalimye ofiisa wa poliisi mulamba naye waali ekirwadde kye kibumba kimusuza atunula nga kundiri yakamalako emyezi essatu nga kimubala embirizi, naye agamba nti ne Poliisi temuyambye kwekuddukira mu bantu babulijjo.