Abawaaba Omusango Gw'amafuta Baguggeyo

0
1054

Bannamateeka n’omuntu wabwe abaaawaaba omusango gw’okuyimiriza okunoonyereza kwonna ku nsimbi obuwumbi 6 ezaagabanwa abakungu mu gavumenti, bagujjeeyo nga bagamba nti bakizudde nti, ekiragiro ky’omuramuzi steven kavuma kitadde eggwanga ku bunkenke.
Kino kyaviirako ne sipiika okuggalawo paalimenti ku lwokubiri, nga agamba nti babayisaamu lugaayu era nga n’okutuusa olwaleero teddanga.