Ababaka Ba Paalimenti Baagala Abakyuusa Amannya Bannyonnyole

0
1097

Oluvanyuma lw’abanayuganda okuba nga bajjumbidde nnyo ekyokukyusa amannya gaabwe, nga tebalowozezza naku biki ebiyinza okuvaamu, ababaka ba Palamenti balina kyebekengedde, era bali munteekateeka eyokuvaayo netteeka ekakali okulungamya omuntu yenna aba ayagala okukyusa erinnya.