Kkooti Ya Ssemateeka Eyimirizza Ey'amagye Okumuwozesa Kabaziguruka

0
1098

Omulamuzi wa kkooti ya Ssemateeka, Remmy Kasule ayimirizza kkooti y’amagye okuwulira omusango oguvunaanibwa omubaka wa Nakawa mu paaliment, Michael Kabaziguruka.
Michael Kabaziguruka yaddukira mu kkooti ya Ssemateeka ng’awakanya kkooti y’amagye okumuwozesa ate nga ssi muserikale.