Ssaabalamuzi Bert Katureebe Alayizza Abalondebwa ku Kakiiko K’ebyokulonda

0
1000

Olwaleero ssaabalamuzi wa Uganda Bert Katureebe alayizza abalondebwa ku kakiiko k’ebyokulonda nabasibirila entanda ey’okutegeka okulonda okwesigika bannayuganda
Ono era asabye ebitongole ebikwatibwako okukwatagana bategeke mangu okulonda kwa ba sentebe b’ebyaalo