Abasomesa Beemagaza Lwa Nsimbi

0
1082

Ensimbi omukulembeeze wa Uganda zeyawa abasomesa mu saako yabwe n’ekigendererwa ekyokwekulakulanya z’olekedde okuzalira abasing ebitukula makaayi byazalira ku nsiko.
Kigambibwa nti abamu olwazifuna kobo kisalidde mu ntamu nebyokuzizaayo babyerabira wama gwe nebalya obulamu n’omukerere waali namwenya, kati bazinonya tebasirabako.