Kabaka Asisinkanye Abaana B'engoma

0
1377

Ssaabasajja Kabaka Empologoma ya Buganda Ronald Muwenda Mutebi II olwaleero nga ali wamu n’abalangira, abanbejja ba ssaava ne ba naava okuva mu lulyo lwa Ssekabaka Daudi Cwa 2, bakungaanye okujjukira obuzira bwa jjajjabwe ono, ko n’okwongera okumanyagana.
Omutanda akunze obuganda bajjumbire emikolo gy’okumanyagana ekika kino kubanga giyamba nnyo okukuuma empya.