Puliida Atabukidde Museveni Lwa Kyabazinga

0
1024

Senkagale w’ekibiina kya JEEMA era puliida omutendeke Asuman Basalirwa ayambalidde omukulembeeze wa Uganda olw’okutyoboola abasoga bonna bweyalonze Kyabazinga namuyingiza mubyobufuzi kyokka ngakimanyi bulungi nti abakulembeeze be nonno tebalina kuba banabyabufuzi.
Asuman Basalirwa atuuse n’okutabukira Kyabazinga gwagamba nti bwaba awulira nga wofiisi mweyalondeddwa agyagaala nnyo, aeluklire abasoga balonde Kyabazinga omulala.