Katikkiro Mayiga: Olubiri Mulukulaakulanye

0
1219

Olukiiko lwa Buganda olutudde olwaleero lubadde lwa bbugumu nnyo, ng’abakiise bakubaganya ebirowoozo ku ky’okukulaakulanya Olubiri lw’e Mengo
Abakiise abamu balabudde ku kya gavumenti ya Buganda okufuna musigansimbi okukuola omulimu guno nga bagamba nti kyangu nnyo omuntu oyo okwefuula ate n’afuuka sserwajjokwota, akiza nnyinimu rntannama