Abaagala Obubaka Bwa EALA Beeyongedde, Basoba mu 70

0
710

Ngebula ebbanga eritakyaweza myezi ebiri okulonda ababaka abagenda okukikirira Uganda mu Palamenti ya East Africa, ebbugumu lyeyongedde mu bagala ebifo omwenda byokka.
Wowulirira bino ng’abantu abasoba mu 75 bebakavaayo nebaraga nti ebifo babyetaaga. Ekyewunyisa nti bangi kubagwa mu kalulu ka bonna wano mu Uganda bebagala okugenda.

TagsEALA