Ababaka Abava E Kasese Bakolimye

0
738

Poliisi okukwata Omumbere olunaku lwajjo amangu ddala nga kooti ya kamuyimbira kyolekedde ate okusajjula ekiwundu kye Kasese ekibadde kigenda nga nga kiwulira eddagala.
Abababaka ba paalamenti okuva e Kasese bavuddeyo nebakolimira pulezidenti Museveni nga bagamba nti munaanfusi . Bano era bagambye nti tebagennda kuddamu kwetaba munteseganya zonna ezikwata ku Mumbere.

TagsKasese