Ababaka Baagala Amateeka ku Shisha Gateegebwe Munkola

0
611

Abantu abamu bwobasanga bakomoota segereti mu lujudde toyinza nakulowooza nti waliwo etteeka erikugira kino.
Kino kyekigye ababaka mu mbeera bwebatyo nebawera nga bwebatagenda Kutunula nga amateeka gebayisa gasigala mu bitabo nga tegassiddwa nkola.
Ababaka batandikidde ku tteeka lino nga bagamba nti lirina okutandiika okuluma.