Ababaka Bawanjaze, Gavumenti Tebawa Byakukola

0
1181

Waliwo ababaka ba palamenti abagugumbudde bassentebe b’obukiiko bwa palamenti naddala abava mu mu kibiina kya NRM nga babalumiriza okwegatta ku gavumenti okulwawo okuwa palamenti emirimu, ekintu ekyongedde okuleetera ababaka okuba babbulwa-bikolwa.
Ababaka bagamba nti gavumenti okulwawo okwanjulira palamenti amabago pulezidenti geyabasuubiza kirabika waliwo abakozi ba gavumenti mu ministule abaagala okunafuya gavumenti.