Abakazi Basusse Okufuntula Abasajja

0
1096

Alipota efulumziddwa ekibiina ky’obwanakyewa ekikola ogwokulwanyisa obutabanguko mu maka naddala kuludda olwa basajja eraze ng’omuwend gwa basajja abatulugunyizibwa buli mwaka bwegweyongedde ennyo. Kino kyeyolekede nyo kumuwendo gwabasajja abatuluunyiziddwa mu biseera ebyenaku enkulu bweguli waggulu ennyo okwawukana ku myaka egiyise.