Abakommonta Shisha Poliisi Ebazinze

0
590

Wabaddewo akasattiro mu bbaala ez’enjawulo wano mu Kampala Poliisi bwekoze ekikwekweto mweyoledde abanywa nabakomonta Shisha .
Poliisi okutuuka okubagwako ekiyifuyifu egamba nti ebadde essa mu nkola etteeka erigaana abantu okukomonya segereti nebitamiiza mu lujudde.