Abalangira Kata Beegwe mu Malaka

0
1360

Abalangira nabambejja Kabuze kata bibabugume oluvanyuma lwa Ssabalangira MUSANJE GODFREY KIKULWE okwabula olukiiko ng’entabwe evudde kibutakanya obubaluseewo abamu bwebazudde nti wabaddewo abali mu lukiiko naye nga siba kika kyabwe.
Mu lukiiko lwelumu omumbejja Jane Mpologoma asanze akaseera akazibu okwenyonyolako abamu bwebamutebereza nti yeyali ayagala okwambaliro Kamala byona mu nkuuka Sabasajja alyoke emumutaseeko.